Amawulire
Kkolera atagaza abe Mbale
Ab’obuyinza mu disitulikiti ye Mbale batiddemu olw’abalwala ekirwadde kya cholera okweyongera buli lukya bukyanga kibalukawo omwaka oguwedde. Kati abakakwatibwa Cholera bali 110. Akulira eby’obulamu ku disitulikiti Dr Jonathan Wangisi agamba kumpi abantu 4 bebakwatibwa Cholera buli lunaku nga n’abamu bafudde. Cholera y’alumba ekitundu kino nga […]