Amawulire
Kayihura aweze okwewozaako
Ssabapoliisi w’eggwanga Gen Kale kaihura ategezezza nga bwali omwetegefu okwelwanako singa omuntu yenna amutwala mu kkooti ku bukambwe bwa poliisi bweyakozesa okukwata abawagizi ba DR Kiiza Besigye. Kino wekijidde nga waliwo ebiyitingana nga Kayihura bweyayitiddwa yewozeeko mu kkooti y’amagye olwapoliisi okuyitiriza obukambwe. Kati omwogezi […]