Amawulire
Kayihura asindise basajja be okusoma
Ssabapoliisi w’eggwanga Gen Kale Kayihura aliko basajja be basindise ku ttendekero lya Poliisi e Bwebajja bongere okubangulwa omwaka mulamba. Bino bizze wakayita olunaku lumu lwokka nga Kayihura kyajje akole enkyukakyuka endala mu poliisi. Abamu kwabo abasindikiddwa okwongera okutendekebwa kuliko aduumira ekibinja kya flying squad Herbert […]