Amawulire
Kati myaka 6 bukyanga batujju batega bbomu mu Kampala
Olwaleero bwejiweze emyaka 6 bukyanga batujju ba Al-Shabaab batta abasoba mu 70 mu 2010. Abatujju bano batulisa bbomu ezemirundi wali ku Ethiopian Village e Kabalagala wamu ne ku Kyaddondo Rugby grounds nemufiiramu abaali balaba fayinolo za world cup. Amyuka akulira essengejjero lya mawulire ga […]