Amawulire

Fdc yesinziza ba kansala mu Kcca

Fdc yesinziza ba kansala mu Kcca

Bernard Kateregga

February 25th, 2016

No comments

FDC y’esinzizza omuwendo gwa ba kansala ku lukiiko lwa KCCA. FDC efunye ba kansala 16, DP efunye 3 ne NRM 3. Ku ba kansala abakadde bonna, Bruhan Byaruhanga owe Kyambogo yeeyekka akomyeewo.