Amawulire
FDC teyagala UPDF kugenda South Sudan
Ab’ekibiina kya FDC basanyukidde eky’omkago gw’amawanga ga Africa ogwa IGAD okusalawo okuweereza amagye okukuuma emirembe mu ggwanga lya South Sudan. Wabula omwogezi w’ekibiina kino Ibrahim Semujju Nganda agamba UPDF tebeera agamu ku magye ago kubanga balina kyekubirira. Ssemujju agamba mu 2013 UPDF yawagira gavumenti […]