Amawulire
FDC eyambalidde Museveni ku bagabi b’obuyambi
Ab’ekibiina kya FDC bavumiridde ekya pulezidenti Museveni okuvaayo n’akolokota abagabi b’obuyambi b’agamba nti beyingiza mu nsonga z’eggwanga lye ly’akulembera. Museveni gyebuvuddeko y’ategezezza nga bwali omukugu enyo ab’amawanga okuddawo okumuwa amagezi ku nkulembera y’eggwanga. Wabula omwogezi w’ekibiina kya FDC Ibrahim Semujjuategezezza bannamawulire nga pulezidenti […]