Amawulire
Ezisasula abaali bassabaminista zibuze
Minisitule y’abakozi ba government etegeezeza nga bwekyatoba n’eddibu lyakawumbi kalamba ezirina okusasula obusiimo bw’abaali abakulembeze mu gavumenti kumitenedera egy’enjawulo. Abamu ku balina okuganyulwa mu nsimbi zino kuliko abaali abakulembeze b’eggwanga, abaali abamyuka n’abaali ba ssabaminisita. Bw’abadde alabiseeko mu kakiiko ka parliament akakola ku nsonga z’abakozi […]