Amawulire

Eyabbye Solar katono bamutte

Eyabbye Solar katono bamutte

Ali Mivule

March 29th, 2016

No comments

Waliwo omusajja ateeberezebwa okubeera omubbi  akubiddwa emiggo n’asuulibwa mu ggombolola y’e Kibalinga Kiteeberezebwa nti omusajja ono aludde ng’abba obubaati obukwata amasanyalaze g’amaanyi g’enjuba okuva ku mayumba g’abantu, ssaako n’okuzinda ensuku z’abantu okubbamu emmere. Omusajja ono atategeerekese mannya ge abatuuze babadde balowooza nti bamusse, wabula police […]