Amawulire
Enkuba egoyezza abe Sembabule
Enkuba eyamanyi erese ensuku ezisoba mu 100 zisanyiziddwawo mu disitulikit ye Semababule. Enkuba eno etonyedde kumbi essaawa 3 ebaddemu kibuyaga owamanyi nga era n’obusolya bungi butikuddwa. Ebyalo ebisinze okukosebwa kuliko Bugenge, Kitagabana, Lubanja ga n’emisiri gyamuwogo wamu ne lumonde byonobese. Kati abatuuze basabye abakulira disitulikiti […]