Amawulire
Engo erumbye essomero
Mu ggwanga lya Buyindi engo eyingidde essomero n’erumya abantu 6. Bino bibadde mu kibuga Bangalore nga era ababadde bagezaako okugikwata belumyelumye. Engo eno esatizza ab’essomero lya Vibgyor International school wabula oluvanyuma nebagikuba empiso eyebasa nebagikwata okugitwala mu kkuumiro ly’ebisolo. Engo okulumba abantu mu buyindi ssikipya […]