Amawulire

Emisinde gy’amazalibwa ga  Kabaka gyengedde

Emisinde gy’amazalibwa ga Kabaka gyengedde

Ali Mivule

March 24th, 2016

No comments

Ssentebe w’enteekateeka z’emikolo gy’amazaalibwa ga Kabaka ow’ekitiibwa Apollo Nelson Makubuya ategeezezza nti emisinde gino Ssabasajja yasiimye okugisimbula ku ssaawa 12 ez’okumakya ga April 10, 2016. Abanadduka embiro empanvu baakuyitira ku wankaaki w’Olubiri, baabo ku luguudo Kabakanjagala,bayite e Bulange bagwe ku Balintuma Rd, Nakulabye, Kira Road […]