Amawulire
Emisango gy’okusobya ku baana gyeyongedde
Poliisi mu bitundu bya Bukedi eri mu kutya olw’omuzze gw’okusobya ku baana abatanetuuka ogweyongedde. Okusinziira ku alipoota ya police empya , abaana 319 bebasobozeddwako mu bitundu bya Bukedi ebyenjawulo wakati wa December omwaka oguwedde nogwokubiri omwaka guno. Emisango gyabaana emitwalo 9 mu disitulikiti 112 gyafunika […]