Amawulire

Ekyuma ky’akakiiko k’ebyokulonda ekyabibwa kizuuse

Ekyuma ky’akakiiko k’ebyokulonda ekyabibwa kizuuse

Ali Mivule

March 18th, 2016

No comments

  Poliisi ye  Palisa etegezezza nga bw’ezudde  ekyuma kyakakiiko k’ebyokulonda ekya ekya BVV ekibadde kyabula. Ayogerera poliisi mu bitundu bya Bukedi Sowali Kamulya ategezezza nti ekyuma kino kyasangigiddwa mu Kabuga ke Butebo okumpi ne poliisi. Ono atubulidde nti ekyuma kino kyabula wiiki ewedde ekyavirako okukwata […]