Amawulire
Ekirwadde kilumbye Sembabule
Abkulira disitulikiti ye Sembabule basindise ekibinja ky’abasawo mu gombolola ye Lwebitakuli ekirwadde ekigambibwa okubeera omusujja gw’ensiri gyekyasse omuntu omu nga n’abalala bali ku ndiri. Ku bafudde kuliko omuwala ow’emyaka 12 Agnes Katushabe sso nga mutowe Enid Natukunda y’addusiddwa mu ddwaliro nga ali bubi. Omuvubuka omulala […]