Amawulire
Ebibiina ebigatta abakozi bigenda mukooti
Ebibiina ebigatta abakozi bitiisizza okuwawabira akakiiko k’ebyokulonda obutafaayo ku ky’okulonda ababaka b’abakozi mu palamenti. Ebibiinan bino bigamba tebiraba bigobererwa mu kulonda babaka bano kale nga bandidukira mu kkooti. Kati ssentebe w’ekibiina egitatta ebibiina by’abakozi byonna mu ggwanga Usher Wison Owere agamba ab’akakiiko k’ebyokulonda balina […]