Amawulire
E Masaka Dr Abdullah Nkoyoyo agenze mu kooti
Omulamuzi w’eddaala erisooka e Masaka asuubirwa okutandika okuwulira omusango ogwawaabwa abawakanya abyalangirirwa ku kifo ky’omubaka wa Bukoto East. Munna NRM Dr Abdullah Nkoyoyo nga y’wangulwa yawawabira akakiiko k’ebyokulonda wamu n’eyamuwangula Florence Nmayanja nti baamubba. Okusinziira ku byalangirirwa akulira eby’okulonda e Masaka Nathan Nabasa, munna DP […]