Amawulire

E Kyambogi bekalakaasa

E Kyambogi bekalakaasa

Ali Mivule

April 13th, 2016

No comments

Abayizi ku ttendekero lye Kyambogo bavudde mu mbeera nebekelakaasa lwabakulira ettendekero lino kulwawo kufulumya byava mu bigezo by’olusoma olwaggwa. Bano bagamba tebayinza kutuula bigezo bya lusoma luno nga tebategedde ngeri gyebakolamu olusoma oluwedde.