Amawulire

E kenya bakwekalakaasa na mmese

E kenya bakwekalakaasa na mmese

Ali Mivule

June 15th, 2016

No comments

Abekalakaasi mu ggwanga lya kenya bakwekalakasa n’emmese 200 mu kibuga Nyeri. Akulira abekalakaasi bano  John Wamagata agamba bakuleeta emmese zino 200 zidduke okwetolola ekibuga kyonna. Bano bawakanya ekiteeso kya palamenti okusasanya obukadde bwe Kenya 75 okuzimba ekifo ababaka bano webasobola okukolera duyiro.   Ekifo kino […]