Amawulire
DP yefuze ebifo byabameeya
Ekibiina kya DP kyefuze ebifo byabameeya b’ebibuga wamu nebakansala. Kizze munna Dp Matia Lwanga Bwanika Kyajje awangule obwa ssentebe bwa disitulikiti nga era nebakansala abasinga okutuula ku lukiiko lwa disitulikiti ba DP. Disitulikiti ye Wakiso erimu municipaali 4 okuli Kira, Makindye Ssabagabo, Nansana ne Entebbe. […]