Amawulire
Byandala omusango gumuyinza
Eyali minisita w’ebyenguudo Eng Abraham Byandala kitegerekese nga bw’ayagala bw’alina ekigendererwa ky’okukiriza omusango ogwekuusa ku kubulankana kw’obuwumbi 24 mu kuzimba oluguudo lwe Nyanga Katosi e Mukono. Munnamateeka wa Byandala Nsubuga Mubiru y’ategezezza omulamuzi wa kkooti ewozesa abakenuzi Lawrence Gidudu ku nteekateeka eno. […]