Amawulire
Burundi erina okudda ku mulamwa
Abakulu mu mukago ogutaba obuvanjuba bwa Africa bategeezeza nga bwebali abamalirrivu okulaba ng’egwanga lya Burundi liddamu okuloza ku mirembe Ssabawandiisi w’omukago guno Dr Richard Sezibera era awakanyizza ebizze byogerwa nti omukago gwandiba nga ebya burundui byaguvaako dda , ekiviiriddeko abantu okugenda mu maaso nga batingana […]