Amawulire
Besigye ali kalangala, Mbabazi Gomba, Museveni Hoima , Barya ali mu kibuga
Akwatidde ekibiina kya FDC bendera Dr. Kizza Besigye asimbudde okwolekera ebiznga bye Kalangala okwongera okusaggula akalulu akanamutuusa ku bukulembeze bw’eggwanga. Besigye awerekeddwako ssenkaggale w’ekibiina kya FDC Maj Gen Mugisha Muntu, loodi meeya wa Kampala Erias Lukwago ssaako n’abakungu b’ekibiina abalala. Besigye wakuyitako e Bubeke oluvanyuma […]