Amawulire

Besigye agumizza abe Oyam- teri kubba kalulu

Besigye agumizza abe Oyam- teri kubba kalulu

Ali Mivule

February 8th, 2016

No comments

Akutte bendera ya FDC ku bukulembeze bw’eggwanga Dr Kiiza Besigye akakasizza abalonzi mu disitulikiti ye Oyam nti abavuganya betegese okuwangula gavumenti eri mu ntebe era ng’akakiiko akalondesa tekajja kulangirira mulala. Ng’ayigga akalulu mu bitundu bye Oyam, Dr Besigye agambye nti akalulu tekasobola kubbibwa ssinga buli […]