Amawulire

Bannazilwanako beweredde aba UPDF

Bannazilwanako beweredde aba UPDF

Ali Mivule

July 25th, 2016

No comments

Bannazilwanako mu disitulikiti ye Kasese baliko abajaasi ba UPDF bebalumiriza okuluka olukwe lw’okubakwata. Bano bagamba abajaasi bano bebalondoola enkola ya gavumenti eyokukulakulanya abatuuze emanyiddwa nga operation wealth creation nga kati babalemesezza embeera bekiise mu buli nsulo ya nsimbi gyebalina. bannazilwanako nga bakulembeddwamu Muthahunga,  balumiriza Maj. […]