Amawulire
Bannayuganda abadduse mu South Sudan batuuse e Kampala
Bannayuganda abalala abasoba mu 200 abaanunuddwa okuva mu ggwanga lya South Sudan batuuse wano mu Kampala amakya galeeri. Bano bebamu ku baanunuddwa amagye ga UPDF nga ekozesa ebimotoka byayo okuva mu ddwaniro e Siuth Sudan. Betwogeddeko nabo ekili mu South Sudan bakilojja. Wabula basabye […]