Amawulire
Bannamawulire batabuse
Ebibiina ebirwanirira eddembe lyabannamawulire bitiisizza okukuba poliisi mu mbuga z’amateeka lwakwongera kutulugunya bannamawulire nga bakola egyabwe. Olunaku olw’eggulo poliisi ye Moroto y’alumbye bannamawulire nga bakulembeddwamu abatwala George Obio nebonoona ne kamera z’abamu nga owa NTV. Kati omukwanaganya w’ekibiina kya Human rights Network for journalists Robert […]