Amawulire
Bannamateeka batabuse ku bya Kayihura
Ekibiina ekigatta bannamateeka mu ggwanga ekya Uganda Law Society kisabye gavumenti enonyereze ku ngeri abawagizi ba ssabapoliisi w’eggwanga Gen Kale Kayihura gyebalumbyemu kkooti ye Makindye gyeyabadde alina okweyanjula ku kisango gy’okutulugunya. Akulira ekibiina kino Frances Gimara avumiridde ekikolwa kino n’ategeeza nga gavumenti bwelina okubonereza […]