Amawulire
Bannamateeka ba Besigye bakiise ensingo
Bannamateeka ba munna FDC eyesimbyewo ku bwapulezidenti Dr Kiiza Besigye bavumiridde ekya kkooti enkulu okutumya fayilo y’omusango gwabwe ogubadde gulina okusalibwawo olunaku lwaleero. Besigye ayagala poliisi egobwe mu makage gy’emusibidde bukyanga kulonda kuggwa nga era omulamuzi wa kkooti ye Kasangati Prossy Katushabe y’abadde asuubizza okuwa […]