Amawulire
Bannamagoye balajanye
Bannamagoye mu disitulikiti okuli Bundibugyo ne Ntoroko basabye wabeerewo obwenkanya n’okubawa ku kitiibwa nga abantu. Nga bakulembeddwamu ssentebe waabwe Eddy Nalongo bano bagamba nti basosolebwa mu buli mbeera okuli ebyobulamu, n’okusoma nga buli kimu balekebwa mabega. Mugisha agamba kino kyekivuddeko bannamagoye bangi okwebalama […]