Amawulire

Bannakyewa batenderezza Museveni kutteeka ly’emisolo

Bannakyewa batenderezza Museveni kutteeka ly’emisolo

Ali Mivule

May 11th, 2016

No comments

  Ab’ebibiina byobwanakyewa basanyukidde ekya pulezidenti Museveni okugaana okussa omukono ku tteeka erijja ababaka ba palamenti mwabo abalina okusasula emisolo ku nsako yaabwe.   Pulezidenti Museveni bano yabaddizza ebbago lino baddembe okulyekenenya bave ku by’okwejja mu balina okusasula omusolo.   Omukwanaganya w’ekibiina ekikola ku byambalirira […]