Amawulire
Bannadiini bayingidde mu bye Kasese
Ate olukiiko olutaba bannadiini ab’enzikiriza ezenjawulo nabo bayingidde mu nsonga z’okulwanagana kwe Kasese. Bano nga bakulembeddwamu Mufti wa Uganda Sheikh Ramadhan Mubajje basuubizza okusaba gavumenti eyongere okunonyereza ku nsonga eno ate wabeewo nokusonyiwagana. Gyebuvuddeko omubaka omukyala owa disitulikiti ye Kasese Winnie Kiiza yasomozezza gavumenti […]