Amawulire
Asse mukyalawe lwa nyama
Police ye Luuka egalidde omusajja wa myaka 27 ngono kigambibwa y’akidde mukyala we n’amukuba nasigalako katetera, ngoluyombo lwavudde ku nyama omwami gyeyaguze awaka. Samuel Lugada omutuuze we Bugoba mu ggombolola ye Bukanga yeyakidde mukyala we Catherine Lugada namukuba ngamunenya okuddira ennyama yonna nagigabira abagenyi. Akolanga omuddumizi […]