Amawulire
Amazzi gabuze ku kkooti
kkooti ensukululu efunye ekizibu ky’amazzi . Bannamateeka, bannamawulire n’abantu abalala kati baddukila ku muliraano okwetawuluza. Emidumu gy’amazzi gyafunye obuzibu era bakyagiddabiriza. Omuwandiisi wa kkooti Tom Chemtai wabula agamba bakola ekisoboka okulaba nga buli kimu kidda mu nteeko.