Amawulire
Amasasi ganyoose nga omusibe atoloka
Amasasi ganyoose ku poliisi ye Bukomansimbi omusibe bw’atolose mu kaduukulu ka poliisi. Omusibe onio ategerekeseko erya Edward poliisi yamutasiiza ku batuuze abaabadde baagala okumutta oluvanyuma lw’okumukwata n’emmwanyi enzibe. Omwogezi wa poliisi mu bukiika ddyo bw’eggwanga Ibin Ssenkumbi agamba omusajja ono baamutadde mu kaduukulu akawufu ku […]