Amawulire
Akuliddemu abalondesa awambidwa
E Bukomansimbi okulonda kukyankalanye ku kisaawe kye Kasansula oluvanyuma lw’abantu abatanategerekeka okuwamba akuliddemu abalondesa. Akavuyo kabaluseewo oluvanyuma lw’abawagizi b’ekibiina kya NRM abatanategerekeka okulumba webalondera n’obululu bwebamaze okulonderako nga era bawagizi b’omu ku besimbyewo ku bwa ssentebe bwa disitulikiti Musa Mbaziira. Ssentebe wa disistulikiti eno Hajji […]