Amawulire
Ab’emikutu gy’amawulire balabuddwa ku byebawereza
Gavumenti etegezezza nga bw’egenda okukangavvula emikutu gy’amawulire gyonna okuli TV ne Radio egitafaayo kuteeka biwerezebwa kumpewo ebiweza ebitundu 70% nga bivudde mu Uganda. Kuno okusalawo kukoleddwa akakiiko akalondoola ebigenda kumpewo mu lukungana olwabuli mwaka, nga eno akulira akakiiko kano Godfrey Mutabazi gyasinzidde nategeeza nga kino […]