Amawulire
Abe Mukono babinuka lwa Museveni
Abawagizi ba NRM e Mukono bayisizza ebivvulu akawungeezi akayise olw’obuwanguzi bwa President Museveni mu musango gw’ebyokulonda John Patrick Amama Mbabazi mwabadde awakanyiriza obuwanguzi bwe. Mu bivvulu bano byebayisizza ebyalabise ngebitajjumbiddwa byakulembeddwamu minister omubeezi owobutonde namazzi era omubaka wa Mukono North Ronald Kibuule. Bano basaze ente […]