Amawulire
Abe Makerere bali mu maziga
Abayizi ku ttendekero ekkulu e Makerere boolekedde obutatikirwa lwakukola ssomo kyamu mu lusoma lwabwe olusembawo batikirwe. Amyuka ssenkulu w’ettendekero lino Edward Ddumba agamba bano baali balina kukola ssomo ly’amaloboozi audio production wabula ate nebakolamu eryuebifananyi erya video production. Agamba ensobi eno yalabibwa obudde bugenze kale […]