Amawulire
Abazigu bayingiridde omubaka Nakabira
Poliisi ye Kinoni mu district ye Lwengo ekyanonyereza ku bazigu abatanategerekeka abaalumbye amaka g’omubaka omukyala owa disitulikiti eno Gertrude Nakabira nebakuliita n’ebiwerako. Okunonyereza kwa poliisi okusoose kulaze nga abanyazi bano bwebabbye ebiwandiiko bya kkooti omubaka Nakabira byakozesa ku musango gweyawawabira eyamuwangula mu kalulu Hajji Muyanja […]