Amawulire
Abazigu balumbye enkambi y’amagye
Abantu abatanategerekeka balumbye enkambi y’amagye ga UPDF mu Kabuga ke Opit mu gombolola ye Lakwana mu district ye Gulu, nebatta abantu 2. Bano badduse nebyamabalo by’amagye ne mmundu 8. Bino bibaddewo ku ssaawa nga 9 ezekiro ekikesezza olwaleero ku nkambi ye Alpha eyesudde kirometere […]