Amawulire
Abazigu babbye ku wa poliisi emmundu
Poliisi ye Luweero ebakanye n’okunonyereza ku bazigu abaakubye omuserikale waabwe nebakuliita n’emmundu ye. Festo kibuuka mu kiseera kino ali mu ddwaliro ly’amagye e Bombo yeyatemeddwatemeddwa abazigu bano nebamanyuuka n’emmundu ye omwabadde amasasi 26. Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Savannah Lameck Kigozi agamba […]