Amawulire
Abatuuze bagobezza gavumenti abanonyi b’obubudamu
Omuntu omu y’aweereddwa ekitanda mu ddwaliro lya Kyegegwa health centre IV oluvanyuma lw’abatuuze okulwanagana ne poliisi nga era abalala 15 batemeza mabega wamitayimbwa lwakukuma muliro mu bantu. Atwala poliisi ye kyegeggwa Mbusa Kiyonga, agamba bano baakwatiddwa nga batabangula emirembe mu gombolola Rwentuha . Akavuyo konna […]