Amawulire
Abateberezebwa okuba aba Adf bakwatidwa
Poliisi ye Mpondwe kumpi n’ensalo eyawula eggwanga lya Uganda ne Congo eriko abateberezebwa okubeera abayeekera ba ADF bekutte nga babadde bagezako okusala nga badda mu Congo. Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agamba bano bebamu ku bemulugunya lwaki munna FDC teyawangudde kalulu k’obwapulezidenti. […]