Amawulire
Abasudani banji bakonzibye
Okukonziba mu baana byebimu ku bizibu ebisinga okutagaza ababundabunda okuva mu ggwanga lya South Sudan. Okusinziira ku kitongole kya UNICEF abamu ku bayamba ku babundabunda bano, abaana 5 ku buli kikumi baakoziba olw’endya embi. Omwogezi w’ekitongole kino Proscovia Nakibuuka Mbonye agamba ebbula ly’amazzi n’obukyafu byebimu […]