Amawulire
Abasomesa b’e Makerere babanja
Ekibiina ekigatta abasomesa ku ssentendekero w’eMakerere batabukidde abatwala ettendekero lino okusasula mangu emisaala gy’abasomesa egy’omwezi gwa June. Ssentebe w’ekibiina kino Muhammad Kiguddu agamba abasomesa banop nabo balina ebyetaago n’obuvunanyizibwa bwebalina okutukiriza ne ssente zino kale nga bazetaaga olunaku lwenkya nga telunaggwako wamu n’ensako yaabwe […]