Amawulire
Abasomesa badduse mu bibiina lwamabanja
Abamu ku basomesa mu disitulikiti ye Butaleja tebakyayagala kulinya mu bibiina nga batya okukwatibwa olw’amabanja ga banka agabali mu bulago. Akulira ebyenjigiriza ku disitulikiti Phillip Kalyebbi agamba banji ku basomesa bano balina amabanja wakati w’ana n’omukaaga. Wabula Kalyebi enenya abasomesa bano kubanga mukifo ky’okwewola […]