Amawulire
Abasiraamu basabidde Ssabasajja
Abasiramu okuva ku muzikitti gwe Kibuli basadde eswala eyenjawulo nga bebaza omutonzi olw’okukuma Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II nga mulamu. kino bakikoze OBuganda bwetegeekera okukuza amazalibwa ga Beene agomulundi ogwe 61. Bano abakulembedwamu Supreme Mufuti we Kibuli Sheikh Sliman Kasule Ndirangwa n’abakulu balala […]