Amawulire
Abalongo bafiiridde mu muliro
Abaana 2 bafiiridde mu muliro ogukutte enyumba mwebabadde amakya galeero wali e Seeta mu Ntinda zone mu disitulikiti ye Mukono. Okusinziira ku poliisi omuliro guno gutandise ku ssaawa nga 2 ezokumakya nga abazadde babadde bagenze kukola. Amyuka omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano Paul […]