Amawulire
Abali b’enguzi batabuse
Abalwanyisa obuli bw’enguzi bagala gavumenti eteeke mu nkola ebyasabiddwa mu alipoota ya ssababalirizi w’ebitabo bya gavumenti. Kino kigendereddwamu kutaasa nsimbi yamuwi wamusolo okumala goononebwa. Akulira ekibiina kya Anti Corruption Coalition Uganda Cissy Kagaba agamba ebiseera bingi ebiri mu alipoota ya ssababalirizi 90% bisulibwa muguluka olwo […]